Return to Index

21

22

AYI Kitaffe Omutonzi

23
SongInstrumental
	

1 AYI Kitaffe Omutonzi, -Ebitonde byo bikusinza; Ku lwa Yesu Omwana wo Tukuume mu kiro kino. 2 Ayi Omwana-0mununuzi Eyatuggya mu busibe, Emyoyo gyaffe gikuume, Tubeere mirembe mu ggwe. 3 Ayi Omwoyo-ow'obuyinza Atukuza Ekkanisa, Mu kiro kya leero, jjangu Tukuza-emitima gyaffe. 4 Otenderezebwenga nnyo Ggwe Kitaffe-era n'Omwana Naawe-Omwoyo-Omutukuvu, Ggwe-afuga-emirembe gyonna.