Return to Index

210

211

KATONDA waffe wa kisa wa

212
SongInstrumental
	

1 KATONDA waffe,wa kisa ,wa maanyi Kabaka-afuga amawamga gonna: Ggwe-eyatumuliisa mu nzikiza ekutte, Ggwe watusaasira mu nnaku ez'edda. 2 Twali tunyoomebwa,twali banaku; Bangi ku lulwo n'okufa ne bafa; Ggwe watubeera,n'atuwonnya mu kabi Tuwe-emirembe gyo mu biro byaffe. 3 Tukutendereza;tukwebazizza, Tukugulumiza,ne tukusaba: Ggwe-eyatubeeranga mu nnaku ezayita; Otuyambenga emirembe gyonna.