213 |
214MUWULIRE mmwe-abantu be |
215 |
Song | Instrumental |
1 MUWULIRE mmwe-abantu be Abamukiriza; Mubunye ebigambo bye Kristo wa Katonda. 2 Mubuulire wonna wonna, Mu mawanga gonna; Banabbi ye gwe baalanga Ye musana gw'ensi. 3 Katonda-ow'olubeerera, Eyeefuula omuntu, Eyatwala omubiri, Ye Katonda ddala. 4 Katonda-ava mu Kitaffe Asinzibwa bonna, Eyatuwonya mu kufa N'atufuula abaana. 5 Fenna abamukkiriza Atuwe-omwoyo gwe; Bwe tuba tataataagana, Ye atulumgamya