227 |
228MU nsi y'omu ggulu |
229 |
Song | Instrumental |
1 MU nsi y'omu ggulu Tewabaawo kiro, Emirimu tegikoya Bakoza-okwagala. 2 Eri teri nnaku, Essanyu lingi nnyo: Katonda waffe-asangula Amaziga gonna. 3 Eri teri kibi: Abaliyo bonna Bambadde-engoye-entukuvu, Bayimbira Yesu. 4 Eri teri kufa: Abaayingira-eyo, Baamala bo okusikira Obulamu-obutaggwaawo. 5 Yesu,musaale ggwe, Otukulembere; -Otuyise mu kabi konna Otutuuse mu ggulu