Return to Index

230

231

AWAMU ne Yesu emirembe gyonna

232
SongInstrumental
	

1 AWAMU ne Yesu,emirembe gyonna Bwe bulamu bwange nnyini,bwe yampa bwa buwa: Wansi ndi muyise,Yesu nga taliiwo: Buli lunaku lwe mmala,mba nsembedde gy'ali. 2 Gy'abeera Kitange,gye ndibeera nange: Ne nfaanana-okulabayo,olw'okukkiriza: Ne ndyoka nkaaba nnyo-okutuukayo mangu Bwe busika bwabwe bonna abeesiga Yesu. 3 Ate nga wambuze; nga-ejjiba lya Nuuwa Bwe lyaddimgana ku mazzi,nange bwe mba bwe ntyo: Naye-oluvannyuma,omusana gwaka Bwe ntyo bwe nsanyuka nnyini, nga ndabyeyo nate 4 Ennaku si nnyingi,kw'alijjira Yesu Okututwala ewuwe gy'atulongooseza: Kyevudde njaguza,essanyu linsize Yesu! awamu ne Yesu emirembe gyonna.