234 |
235WULIRA-eddoboozi |
236 |
Song | Instrumental |
1 WULIRA-eddoboozi Erijja gy'oli Genda Yesu gy'ali Akugamba nti: 2 Mpa omutima gwo, Nnakufiirira, Nze,nze nkuyita ggwe, Sembera gye ndi 3 Bw'onoobanga-onoonya Ekiddukiro; Ddukira-eri Yesu, Omulokozi. 4 Eddoboozi ttono Naye lya maanyi; Laba-okwagala kwe, Ggwe omwonoonyi. 5 Muwe omwoyo gwo Yakufiirira; Ye akuyita ggwe, Genda mangu nnyo.