Return to Index

236

237

LABA nnyimiridde w'oli

238
SongInstrumental
	

1 LABA nnyimiridde w'oli, Neeyanjula ku luggi lwo, -Ebibi tebikukooyesa? Onnyingize,onnyingize. Laba nnyimiridde w'oli Neeyanjula ku luggi lwo, Ebibi tebikukooyesa? Onnyingize,onnyingize. 2 Ku lulwo nnakomererwa, Tojjukira kufa kwange? Essanyu lyo liddirira; Oyingire,oyingire. Laba nnyimiridde w'oli Neeyanjula ku luggi lwo, Ebibi tebikukooyesa? Onnyingize,onnyingize. 3 Tomggaana,laba nkwolesa, Mu maaso go enkovu zange: Nneemale omutima ggwo? Onsembeze,onsembeze. Laba nnyimiridde w'oli Neeyanjula ku luggi lwo, Ebibi tebikukooyesa? Onnyingize,onnyingize. 4 Nkuleetedde-ebirabo byo -Emirembe,-essanyu,n'obulamu Ka nkulokolere ddala, Ayi mwana wange-,onnyingize Laba nnyimiridde w'oli Neeyanjula ku luggi lwo, Ebibi tebikukooyesa? Onnyingize,onnyingize.