Return to Index

240

241

YESU abakkiriza

242
SongInstrumental
	

1 YESU abakkiriza, Bonna-abalina-ebibi: Bwe bamusemberera, Abakkiriza-ababi. Yesu abakkiriza, Bonn(a) abalin(a) ebibi: Bwe bamusemberera, Abakkiriz(a) ababi. 2 Jjangu,nnaakuwummuza: Kkiriza-ekigambo kye: Eyasinga-okwonoona. Mukama toomugobe Yesu abakkiriza, Bonn(a) abalin(a) ebibi: Bwe bamusemberera, Abakkiriz(a) ababi. 3 Neeraba mu maaso go, Bwe ndi-omwonoonyi ddala; Naye bwe njija gy'oli Sitya,ku lw'erinnya lyo. Yesu abakkiriza, Bonn(a) abalin(a) ebibi: Bwe bamusemberera, Abakkiriz(a) ababi. 4 Ka nkweyanze,Mukama, Eyannyaniriza nze. Nange-eyakujeemera Gw'onaaza-omusaayi gwo. Yesu abakkiriza, Bonn(a) abalin(a) ebibi: Bwe bamusemberera, Abakkiriz(a) ababi.