Return to Index

243

244

GGWE okooye- onafuwadde-

245
SongInstrumental
	

1 GGWE okooye-,onafuwadde-, Ozitoowereddwa? Jjangu,Yesu agambye nti: Wummula 2 Naamutegeera ntya-?Enkovu Z'emisumaali, Ku bibatu,ku kigere, Kwe ziri. 3 -Omutwe gulina-enkuufiira Y'Obwakabaka? Gulina-enkuufiira,naye Ya maggwa. 4 Bwe naamugobereranga, Naaweebwanga ki? Onoolabanga-obulumi N'akabi. 5 Bwe naatambulanga naye, Alimpeera ki? Oliwangula-amagombe N'Okufa. 6 Bwe naamwegayirira nti Onnyanirize; Anangoba? Nedda,nedda, T'ayinze. 7 Ayi Mukama,njija gy'oli; Onzikirize: Ajja gye ndi simugobera- Ebweru.