Return to Index

250

251

YIMUKA-! ojje-eri Yesu

252
SongInstrumental
	

1 YIMUKA-! ojje-eri Yesu Akuli kumpi nnyo; Oyatule-ebibi byo Osenge Mukama Yimuka ojje! Yimuka ojje! akulindiridde: Oyatul(e) ebibi byo,oweebwe n'omukisa Gw'agabira obuwa; aweebw(e) ekitiibwa. 2 Yimuka-!ojje-eri Yesu Va mu kizikiza: Leka-okubuusabuusa, Obudde buyita. Yimuka ojje! Yimuka ojje! akulindiridde: Oyatul(e) ebibi byo,oweebwe n'omukisa Gw'agabira obuwa; aweebw(e) ekitiibwa. 3 Yimuka-! ojje-eri Yesu Akuli kumpi nnyo; N'okuyita-akuyise Anaakusonyiwa. Yimuka ojje! Yimuka ojje! akulindiridde: Oyatul(e) ebibi byo,oweebwe n'omukisa Gw'agabira obuwa; aweebw(e) ekitiibwa. 4 Yimuka-ojje-! eri Yesu Jjangu,otidde ki? Yafiirira-aboonoonyi: Jjangu,omwesige. Yimuka ojje! Yimuka ojje! akulindiridde: Oyatul(e) ebibi byo,oweebwe n'omukisa Gw'agabira obuwa; aweebw(e) ekitiibwa.