255 |
256AYI Yesu-ow'ekisa |
257 |
Song | Instrumental |
1 AYI Yesu-ow'ekisa Ggwe bulamu-obw'abantu, Omutonzi wa byonna, Otuwulire. 2 Ebibi bwe byabunya Ku bantu bonna-okufa Ggwe eyabalokola, Otusonyiwe. 3 Ggwe-eyalinnya mu ggulu -Okulya-obwakabaka bwo, Mukama w'abakama, Otuwulire. Ggwe-olikomawo nate Okusala-omusango Gw'abalamu n'abafu, Otulokole