264 |
265YIMIRIRA mu ffe; |
266 |
Song | Instrumental |
1 YIMIRIRA mu ffe; Mukama-ow'amaanyi; Ffe abakusaba Otuwe-omukisa. 2 Fuka Omwoyo wo, Mu mitima gyaffe; Tugobeemu-okutya N'okunakuwala. 3 Tulyoke tugende Nga tujjudde-essanyu Nga tulindirira Okukomawo kwo.