Return to Index

265

266

YESU bulijjo nkwetaaga

267
SongInstrumental
	

1 YESU bulijjo nkwetaaga, Tondeka bw'omu; Beera nange ggwe okumoi, So tonvaamu. 2 Bwe mba nsanyuka nkugamba ebinsanyusa; Era-ombeere okukola, Ky'oyagala. 3 Bwe mba ndaba-ennaku nnyingi Ezintengezza; Ggwe-ozimanyi ggwe Mukama N'onsaasira 4 Bwe mba nsobya ku ggwe Yesu Olw'obunafu; Nsaasira-obunafu bwange Ompe-amaanyi.