268 |
269OMUYAGA gwali guwuuma |
270 |
Song | Instrumental |
1 OMUYAGA gwali guwuuma, -Abatume ne bakankana; Naye wali nga weebase, Ng'okooye. 2 Baakuyita,-Otusaasire, Tolaba nga tufa bufi? -Ekigambo kyo kyawulirwa: Muteeke. 3 Empewo ne zisirika, Ennyanja n'ebeera nteefu, -Omuyaga nga guwulidde -Eddoboozi lyo. 4 Bwe tutyo ffe tukwatibwa Entiisa nnyingi bulijjo; Ennaku bwe zitujjira Nga-omuyaga.