269 |
270YESU kino kye njagala |
271 |
Song | Instrumental |
1 YESU kino kye njagala, Omwoyo nga gugwo; -Omugonvu n'omuwombeefu, Ogukukkiriza. 2 Era-omwoyo-oguwulira -Ebiragiro byonna; Mukama mw'anaatuulanga Okugusanyusa. 3 Omwoyo ogunaazibwa -Omusaayi gwa Yesu; Ogutabeeramu kibi, Ogujjudde-ekisa. 4 Omwoyo-ogwenkaniddaawo Ogumpe Katonda; Oneemale nze kaakati, Onfugire ddala.