273 |
274SIYINZA Ayi-Omulokozi |
275 |
Song | Instrumental |
1 SIYINZA,Ayi-Omulokozi Ow'ekitiibwa-ennyo Siyinza,nze-omuntu-omubi Kusuuta-erinnya lyo: Mu ggulu bamalayika N'abaanunulibwa Basinza bulijjo,naye Simanyi,nsirika. 2 Jjangu,-Omwoyo-Omutukuvu, Onjigirize nze Ekitibwa kyo n'okutya, N'obutuukirivu; Bwe ntyo bwe nsaanira ddala -Okuyimba-ettendo lyo Awamu n'abatukuvu Ne bamalayika.