283 |
284SIYINZA n'akatono |
285 |
Song | Instrumental |
1 SIYINZA n'akatono Yesu nga toliiwo; Okulwana-akaseera Mu maaso g'ekibi; -Abalabe bange bonna Bantaayiza bubi; Omulokozi wange, Ombeere n'amaanyi. 2 Nze ndi munafu ddala. -Amaanyi gampweddemu; So sirina magezi, Ekkubo limbuze. Beera-Omusaale wange, Mu masamganzira, Bw'onkwata n'omukono Ndituuka-emirembe. 3 Siyinza n'akatono, Kutambula nzekka; Ggwe-oli Mubeezi wange Mu biro-eby'ennaku: Ggwe tonjabuliranga, Nneme-okubungeeta, Siritya kabi konna, Mu ntuuko-ez'okufa