Return to Index

294

295

MUKAMA bwe yamggamba nti

296
SongInstrumental
	

1 MUKAMA bwe yamggamba nti Jja,osembere gye ndi; Owummule ggwe-akooye-ennyo Ennaku z'omu nsi; Ne nsembera nga bwe nnali Nga nnakuwadde nze; N'angabira-okuwummula, Kaakano nsanyuse. 2 Mukama bwe yamgamba nti Kye nkuwa kya buwa; Amazzi g'obulamu,nywa, Ggwe-alumiddwa-ennyonta; Ne nnywa amazzi-ago, Ne nzikuta;-omwoyo gyange Ne gufuna-amaanyi. 3 Mukama bwe yamgamba nti Ensi-eno-ekutte nnyo; Tunuulira nze,ofune -Omusana bulijjo; Ne mutunuulira Yesu, Ye ye njuba yange: So saagala njuba ndala Kunjakiranga nze.