297 |
298MUKAMA nze nnina-ebibi; |
299 |
Song | Instrumental |
1 MUKAMA,nze nnina-ebibi; Naye ekisa kyo kingi; Ompise okujja gy'oli; Yesu,njija. 2 Yesu,Omwana gw'endiga, Olw'ebibi byange wafa; -Omusaayi gwo ngukkiriza; Yesu,njija. 3 Ajja gyendi simugoba, -Ekigambo kyo nkikkiriza, Kuba okulimba toyinza; Yesu,njija. 4 Okwagala kwo okunene N'ekisa kyo bimpaludde; Kye njagula,kusenga ggwe; Yesu,njija.