29 |
30EKIRO kiyise |
31 |
Song | Instrumental |
1 EKIRO kiyise, Obudde bukedde; Kale twambule-ebikolwa Eby'ekizikiza. 2 Twambale-amazima, Ng'eby'okulwanyisa; Tutambule nga tuwoomye, Nga tujjudde-essanyu. 3 Ebyonoono byonna N'ebinyumu by'ensi N'embaga-ez'okutamiira, Byonna tubyambule.