1 OMWOYO n'omubiri,
Yesu ka mbikuwe;
Neewaayo nga ssaddaaka;
Omuliro gujje.
Omwoyo n'oomubiri,
Yesu ka mbikuwe;
Neewaayo nga ssaddaaka;
Omuliro gujje.
2 Yesu Omulokozi,
Neesiga-erinnya lyo;
Era nga bwe wagamba,
Kibeere bwe kityo.
Omwoyo n'oomubiri,
Yesu ka mbikuwe;
Neewaayo nga ssaddaaka;
Omuliro gujje.
3 Toola-ebitundu byange
Bye waggya mu nvuba;
Nnwanenga ne Ssetaani
N'okumuwangula.
Omwoyo n'oomubiri,
Yesu ka mbikuwe;
Neewaayo nga ssaddaaka;
Omuliro gujje.