Return to Index

304

305

NEEWAAYO mu mikono

306
SongInstrumental
	

1 NEEWAAYO mu mikono Gya Yesu kaakano; Essanyu lyo linkutte, Sirema kwewaayo. 2 Omwana wa Katonda, Yesu anjagala; Neewaayo gy'oli wekka, N'ebyange-era byonna. 3 Mukama wange,jjangu Fuga-omwoyo guno; Tegukyali ku bwange; Gugwo wekka leero. 4 Kabaka wange-ontwale Ne bye nnina byonna; Onkuume n'ekisa kyo, Mbeerenga mwesigwa.