305 |
306OTULUMGGAMYE Mukama waffe |
307 |
Song | Instrumental |
1 OTULUMGGAMYE,Mukama waffe, Eri essanyu ly'olina wekka; Kuuma-emisana ffe-abaana-abato, Era-otukuume-ekiro. 2 Naye mpozzi tuliraba-akabi; Kale tumwesige-Omulokozi; Ye taalemenga kutujjanjaba Gye tuligenda yonna. 3 Ffe tuli bato,ggwe-oli mukulu; Ggwe-olina-amanyi,tuli banafu; Mu nsi muno tukugoberere, Tutuulenga naawe-eyo