Return to Index

317

318

MMWE mugenda wa bannange

319
SongInstrumental
	

1 MMWE mugenda wa bannange Be ndaba ng'abayise? Ffe tukutte nno-olugendo, Lwe yalagira Yesu. Olugrndo nno luwanvu, Ffe tugenda ku kibuga: Ffe tugenda ku kibuga: Mu ns(i) eyoesinga ennyo. 2 Mutugambe kye mwetaaga, Mu nsi-eyo ennungi ennyo: Ebirungi-n'ekitiibwa, By'alituwa Mukama. Tulituula ne Katonda Tuliraba-Omulokozi; Tuliraba-Omulokozi: Mu ns(i) eyo esinga ennyo. 3 Abayise mutugaanye Okugendayo nammwe? Mujje mangu mwanguweeko Mugende naffe mwenna. Mujje nno temutuvaako, Alibaaniriza Yesu; Alibaaniriza Yesu; Mu ns(i) eyo esinga ennyo.