Return to Index

318

319

MU nzikiza ggwe-Omusana ogwaka

320
SongInstrumental
	

1 MU nzikiza ggwe-Omusana ogwaka, Onjakire. -Obudde bukutte nange ntidde nnyo, Onjakire. Nkulembera,siraba gye mggenda, Naye ggwe omanyi byonna,Ayi Yesu. 2 Edda saakwagala ggwe kunnumggamya, Nakukyawa. Nali njagala-okweronderanga -Ekkubo lyange Naye leero-onsaasire-olw'ekisa, Tojjukira byonoono byange-eby'edda. 3 -Ekisa kyo ekintuusizza kaakano Tekiggwaawo; Tekiiremenga kunneetooloolanga -Ennaku zonna; Era ne mu ggulu bwe mdituukayo Naayimbanga-okutendereza Yesu.