323 |
324OMUZIRA yenna |
325 |
Song | Instrumental |
1 OMUZIRA yenna Ayagala-ennyo -Okugobereranga Mukama we ye; Tewali na kabi -Akalimuziyiza, Bw'alayira-okubeera- -Omutambuze. 2 Abamubuulira -Eby'okumutiisa, Balemwa-okumalawo- Obuzira bwe: Tewali mulabe Alimuwangula; Alituukiriza Ng'omutambuze. 3 Mukama bw'anaaba Ng'atukuuma ffe, Tulifuna-obulamu- Obutaliggwaawo-: -Eby'omu nsi biriggwaaawo-! Siityenga-eby'abantu; Naabeeranga bulijjo- Omutambuze