Return to Index

344

345

AYI Mukama waffe

346
SongInstrumental
	

1 AYI Mukama waffe, tuzze mu maaso go; Tusembeze n'ekisa kyo Ffe-abaana bo-abato. 2 Tuwaayo ssaddaaka -Ey'okwebaza kwaffe; Okkirize-ettendo lyaffe Lye tuleeta gy'oli. 3 Tujjuze-okwagala Mu buzibu byaffe; Era-otuyigirizenga Twagale-erinnya lyo.