345 |
346AWO-Yesu bwe yatambula |
347 |
Song | Instrumental |
1 AWO-Yesu bwe yatambula Edda mu nsi entukuvu, Abakyala-Abayudaaya Baamusemberera. 2 Bajja nga bamuleetera Abaana baabwe abato -Abateeke mu mikono gye Baweebwe-omukisa. 3 Naye abayigirizwa Ne babagobera ddala, Nti Temumutegannya nnyo, Tubeegayiridde. 4 Bwe yabalaba-abaana be, Yesu yalagira badde, Yayogera n'eggonjebwa: -Abato bajje gye ndi