347 |
348EKIRO nga neebase |
349 |
Song | Instrumental |
1 EKIRO nga neebase, Malayika ankuumye; Nkwebaza,Ayi-Mukama, Okumpisa mu kiro. 2 Mu njuyi zonna-ez'ensi -Erinnya lyo lyebazibwe; Bye bakola mu ggulu Bikolebwe ne mu nsi. 3 Ompe-emmere-eya leero, Nsonyiwa-ebibi byange; Onkuume nze-omwana wo Olunaku lwa leero.