Return to Index

348

349

GGWE Musumba-omulungi

350
SongInstrumental
	

1 GGWE Musumba-omulungi Ggwe-okuuma endiga zo; Tewali-ekiriyinza Kuzikusikulako. 2 -Omulokozi wawaayo -Obulamu bwo ku lwaffe; Mu ngalo zo mulimu -Enkovu z'emisumaali. 3 Naakutenderezanga Nga mpulira by'omggamba; Ndyoke nfaanane ng'abo B'oli nabo mu ggulu. 4 Ayi-Musumba-omulungi Beeranga kumpi nange, Njige eddoboozi lyo, Nkwatenga ekkubo lyo. 5 Naakugobereranga Buli wonna w'oyita; Olintuusa mu ggulu Mu maaso ga Kitaffe.