350 |
351KATONDA wanjagala |
352 |
Song | Instrumental |
1 KATONDA wanjagala N'ompa-Omwana wo Yesu Abe mukwano gwange Annyambe mu bizibu. 2 Yesu tolekangayo -Okuba mukwano gwange; Bulijjo beera nange Era n'okunnumggamya. 3 Naakwagala ntya Yesu? Nze naakutonera ki? Siraba kye mba nkuwa Anti byonna bintu byo. 4 Naye kye nnina kimu Nkuwadde-omwoyo gwange; Naakugobereranga, Ondagirire-ekkubo.