Return to Index
1 TULEETA ebirabo N'essanyu lingi; Tukutendereza, Omulokozi. 2 Birabo bitono Obikkirize; Buli kye tuleeta Ggwe tokigaana. 3 Yesu tukuwadde N'essanyu lingi Otuyigirize Okugabanga.