Return to Index

357

358

TULINA Kbaka waffe

359
SongInstrumental
	

1 TULINA Kbaka waffe Eyava mu ggulu: Kale fenna abaana be Tumugoberere. 2 Okwagala kwe kungi nnyo Eri-abantu bonna; Naffe twagale bannaffe Nga bwe kiyinzika. 3 Yesu tayagala kibi Na kwerowoozaako; Ye omulabe we y'ani, Amulyamu-olukwe? 4 Ayagala tulongoose Emibiri gyaffe; Abatali batukuvu Tebaliba naye. 5 Tuli kibiina kitono, Naye tusaanidde Okutwalira Katonda -Emyoyo-emirongoofu.