361 |
362YESU ye anjagala |
363 |
Song | Instrumental |
1 YESU ye anjagala, Bw'atyo bwe yayogera: Abaana-abato babe, Be yawa-omukisagwe. Ayagala nze,ayagala nze, Ayagala nze;yayogera bw'atyo. 2 Yesu fenna-atwagala; Yafa-okutununula, Yatuggulira-oluggi, Atusonyiwe-ebibi. Ayagala nze,ayagala nze, Ayagala nze;yayogera bw'atyo. 3 Yesu ankulembera Gye naagendanga yonna; Tandekenga-,alintuusa Mu ggulu nga njaguza. Ayagala nze,ayagala nze, Ayagala nze;yayogera bw'atyo.