Return to Index

388

389

Katonda byasima birikolerwa dala

390
SongInstrumental
	

1 Katonda byasima birikolerwa dala, Nebyo byateseza byoka,biritukirizibwa, Ate bulijo lusembera olunaku-olukulu-enyo, Etendolye bwerinabunanga munsi,ngamayengo-agomu nyanja. 2 Okuva-obukikanobukika abantu webabunye Mu- mimwa gyaba tume be basindise,ekigambokye kyogedwa, Nti mumpulirenga mwena-abatula kubizinga ne munsi zona, Etendolye bwerinabunanga munsi,ngamayengo-agomu nyanja. 3 Fe-abanabe tunakola ki okukomekereza Emirimu egyobutukirivu,gyeyatandika-Omwami? Fe tunayanguirizatutya olunaku-olukulu-enyo? Etendolye bwerinabunanga munsi,ngamayengo-agomu nyanja. 4 Tuimuse-ebenderaye mumasogamawanga, Fe-abomu gyerye tutambulenga mu buinzabwa mazima. Twe yongerenga-okuwangula obwononefu obwensi, Etendolye bwerinabunanga munsi,ngamayengo-agomu nyanja.