389 |
390Ai Mukama Musumba Otuwe olwekisakyo |
391 |
Song | Instrumental |
1 Ai Mukama Musumba,Otuwe olwekisakyo Ekinatulisanga Mumyoyo gyafe kakano: Fe-abatambuze tukoye,Kyetuvude tuja gyoli. 2 Twagala osirise Akakwano akabera Munda mu myoyo gyafe,Olyoke oyogerenga Nafe,tudemu amanyi Nga tuwulide byogambye 3 Bwetutyo bwetuliba Nemirembe gya Katonda Eginatoloza Kakano nenaku zona: Ai Mukama tukwebaza Olwokwagalakwo kuno.