Return to Index

409

410

Bwe tulisimbibw/a awali Yesu)

411
SongInstrumental
	

1 Bwe tulisimbibw/a awali Yesu) Tunnyonnyol/e ebyaffe,) Mukama Alituvunaan/a ebyo ) Bye twonoonye ku nsi. Bw'alikoowol/a erinnya lyange (Aleruya) Nze siritya kumuyitaba; Kubanga nze yannaaza/a omwoyo(Aleruya) Mu musaayi gwe. 2 Nze ndifun/a engule entukuvu Ey'obulokozi Era nze siriva mu maaso ge emirembe gyonna. Bw'alikoowol/a erinnya lyange (Aleruya) Nze siritya kumuyitaba; Kubanga nze yannaaza/a omwoyo(Aleruya) Mu musaayi gwe. 3 Fenna abaligenda mu ggulu Tuliwon/a ens/i eno; Ebyonoono byaffe biriggwaawo Lw/a amaanyi ge Yesu Bw'alikoowol/a erinnya lyange (Aleruya) Nze siritya kumuyitaba; Kubanga nze yannaaza/a omwoyo(Aleruya) Mu musaayi gwe.