48 |
49KU lunaku luno |
50 |
Song | Instrumental |
1 KU lunaku luno, Yesu ow'okwagala, Leero yazaalibwa Eno ye Ssekukkulu. 2 Leka tumusinze, Omulokozi waffe Mumuwe-ekitiibwa Nga mujaguza leero. 3 Yesu ye kwagala, Ye atwagala fenna; Naffe tumwagale, Kubanga ye yasooka.