49 |
50LABA Omwana mu kiraalo-omu; |
51 |
Song | Instrumental |
1 LABA Omwana mu kiraalo-omu; Ye Kabaka wa bakabaka; Talina kifo-okuzaalirwamu Naye yeetikka-ekibi byaffe. 2 Omwana oyo Omutukuvu Omulokozi yeetoowaza Okubeera mu nsi nga muwombeefu; Tulimulaba mu kitiibwa. 3 Banabbi bangi abaamulanga Ne bamalayika baayimba, Bo ne bagamba nti azaaliddwa, Asaanidde nnyo ekitiibwa