52 |
53YESU-Omwana ow'ekisa |
54 |
Song | Instrumental |
1 YESU-Omwana ow'ekisa Era-Omwana-omuwombeefu Eyazaalwa mu kiraalo Ggwe asuutibwa bonna. 2 Ggwe azzikiddwa mu mmanvu, Otuggye mu bibi byonna; Okuume mikwano gyaffe, Otuwe-emikisa gyo 3 Yesu-eyajja mg'omuwere Saasira-obunafu bwaffe; Bonna-abaana be watonda Obawe emikisa gyo.