54 |
55LABA -Omwana-azaaliddwa |
56 |
Song | Instrumental |
1 LABA -Omwana-azaaliddwa, Okuva mu ggulu; Laba azze ng'omuto, Mukama w'abakama. 2 Kristo yeefeebya bw'atyo; Bwe yafuuka -Omwana, Mu kiraalo Malyamu Gye yamuzazikira. 3 Kerode-omukambwe-ennyo Ye yatya nnyo nnyini, N'atuma abantu be Ne batta-abaana bangi 4 Omwana Yesu,kye kisa, -Ekituwaliriza Okukwata-ekkubo-eryo Eritutuusa gy'ali.