Return to Index

64

65

OTUBEERE Mmunyeenye ennungi

66
SongInstrumental
	

1 OTUBEERE Mmunyeenye ennungi, Laga-ekifo Mukama gy'ali; Oyakire mu nzikiza yaffe, Tukwate-ekkubo-eridda gy'ali: -Omununuzi ow'abantu bonna, Kabaka,Omutonzi wa byonna, Yeewombeeka ng'omwana-omuto. 2 Kale tumuwe eby'obugagga, -Akaloosa-ak'omuwendo-omungi? Oba kumuwa zaabu n'eruulu, -Obuyinja obumasamasa? -Obugagga tumuweere bwereere, Asinga-okwagala emitima Gy'abantu n'okusaba kwabwe. 3 Otubeere Mmunyeenye ennungi, Laga-ekifo Mukama gy'ali: Oyakire mu nzikiza yaffe Tukwate-ekkubo-eridda gy'ali; Twewombeeke nga Ye bwe Yakola, Tweweeyo-olw'okubeera-abalala, Tufubenga-okumufaanana