Return to Index

65

66

LABA-emmunyeenye_ennungi_ennyo

67
SongInstrumental
	

1 LABA-emmunyeenye_ennungi_ennyo Ey'ekisa n'amazima Emasamasa leero! Omwana wa Dawudi ggwe, Kannoonyenga amaaso go, Omuva omusana. Yesu wange, Gw'oli-okumpi,ayi Kabaka ow'ekitiibwa, Omuwanguzi wa byonna. 2 Emmeeme yange essanyuka Kubanga amaaso ga Yesu Galaba omuddu we. Yesu gw'oli-omulungi enyo, -Omutima gwange n'obulamu, Era-amagezigange, Beera nange Emirembe n'emirembe ,Ozaana! Ggwe-obulamu-obutaggwawo. 3 Kale kaakano njaguza, Kubanga mmanyi nga Yesu Muganzi-anjagala nze; Ankwata mu mikono gye, Ankuuma mu kifuba kye, Tunaagendanga wamu, Jjangu mangu Engule ey'omuwendo,-era tolwawo; Omugole akulinze.