67 |
68YESU Mukama waffe |
69 |
Song | Instrumental |
1 YESU Mukama waffe, Otugumiikirize, Twetoowazizza leero. 2 Yesu ggwe-Omutukuvu Otugonze ffe-emyoyo Nga tukyalina-ebbanga. 3 Otujjuze ffe-Omwoyo Omubeezi ow'ekisa, Tukwatenga-amazima. 4 Ku lw'entuuyo ez'omusaayi, N'amaziga go gonna; Ge watonnyesa mu nsi. 5 Ku lw'okwagala-okungi Okwakutufiiriza, Yesu otuwulire