Return to Index

68

69

KATONDA bwe baalumwa-ennyo

70
SongInstrumental
	

1 KATONDA, bwe baalumwa-ennyo Ennyonta-Abayisirsyiri Walagira Musa bw'oti: -Okukuba-olwazi n'omuggo. 2 Mu lwazi olwakubibwa Ne muvaamu-amazzi mangi; Abaali balina-ennyonta, Baaganywa ne basanyuka. 3 Bwe tuluba-olwazi olwo, Tulaba Yesu mu ngero; Gwe baakuba-edda ku lwaffe, Ne muva omusaayi gwe. 4 Bwe tubeera mu nsi muno, Tulumwa-ennyonta mu mwoyo; Kale tegatugwanidde Ffe amazzi g'obulamu?