6 |
7ZUUKUKA ggwe-omwoyo gwange |
8 |
Song | Instrumental |
1 ZUUKUKA ggwe-omwoyo gwange, Busaasaanye- -Era bukeeredde ddala; Zuukuka ove mu tulo, Waayo gy'ali By'osobolera ddala. 2 Sanyukira-enjuba ye-eyo; Evuddeyo, Yambala amaanyi go; -Obudde bw'ekiro bukedde: Ye-akubedde, Akuggye mu kabi-ako. 3 N'obulamu bwo enkeera, Busanye. -Okuyita mu kabi ako, -Olw'olubeerwa-okuva gy'ali, N'ojja-eri ye; -Okusinza n'amaanyi go.