Return to Index

73

74

EBYONOONO byange binkooyesa

75
SongInstrumental
	

1 EBYONOONO byange binkooyesa Neegomba nnyo-okutuuka mu ggulu; Teri kibi kyonna-ekiyingira Naye-eddoboozi limpitaJjangu 2 Nze muddu w'ekibi okuva-edda, Naasuubira ntya-okuyimirira Mu maaso ga Mukama w'emyoyo? Naye akkiriza-okunsembeza. 3 Bwe njagala-okukola-obulungi, Ekibi kimba kumpi bulijjo; Naye nze mpulira bw'oyegera Weenenye,kkiriza-,onoolokoka 4 Mpulira eddoboozi lyo,Yesu, Emikono gyo gye ginsembeza, Era-omusaayi gwo guntangira; Ogwayiika-edda ku musaalaba 5 Mulokozi w'abalina-ebibi, Onnyambaze obutuukirivu, Ndyoke ndabikire mu ggwe wekka, Eyanzigyako-empeera-ey'ekibi