Return to Index

77

78

GGWE Yerusaalemi

79
SongInstrumental
	

GGWE Yerusaalemi. Yerusaalemi Kabaka wo ajja. 1 Nga yeebagadde , Omwana gw'endogoyi Ozaana waggul(u) ennyo. 2 Omulokozi, Omwana wa Dawudi Ozaana waggul(u) ennyo. 3 Amalagala, N'ensansa nga bawuuba; Ozaana waggul(u) ennyo. 4 -Obwakabaka bwo Bubune mu nsi zonna, Ozaanz waggul(u) ennyo.