82 |
83YESU-azuukidde olwa leero Aleruuya |
84 |
Song | Instrumental |
1 YESU-azuukidde olwa leero,Aleruuya Leero naffe ka tuyimbe, Aleruuya Yatufiirira edda, Aleruuya Yatulokola mu kufa, Aleruuya 2 Yesu tumutendereza,Aleruuya Ye kabaka-ow'omu ggulu,Aleruuya Yattibwa,N'aziikibwa, Aleruuya Okununula ffe abantu,Aleruuya 3 Obulumi bwa Mukama,Aleruuya Bwatuleetera-obulamu,Aleruuya Leero gy'ali mu ggulu, Aleruuya Gye bayimbira n'essanyu,Aleruuya