Return to Index

88

89

ALERUUYA! Aleruuya! Aleruuya! Yesu agobye

90
SongInstrumental
	

1 ALERUUYA! Aleruuya! Aleruuya! Yesu agobye,okufa Kufudde,ye awangudde; Kale muyimbe mwebaze. Aleruuya! 2 Amaanyi g'okufa, laba, Gaatalira ddala gonna: Galemeddwa,gagobeddwa. Aleruuya! 3 Ku lw'okusatu yagyasa Entaana ye n'azuukira Tweyongere-okuyimba-ennyo Aleruuya! 4 Yesu,tuwonye mu kufa N'emiggo-egyakubambula Tube balamu eri ggwe. Aleruuya!